New kampala.net
Please Register to start posting and ask questions we here to serve You better
Long live Uganda!!!

EMPUTTE BAAZIWA OKULYA MASAKA NE ZIRYA KASAKA

Go down

EMPUTTE BAAZIWA OKULYA MASAKA NE ZIRYA KASAKA

Post by sol_drethedon on Fri Mar 15, 2013 10:53 pm

EMPUTTE BAAZIWA OKULYA MASAKA NE ZIRYA KASAKA
Mu mirembe egy'edda abataka b'ekasaka mu Buddu baawebwa okuzimba ku Masaka(Kyalugo) bo ne bagenda bazimba ku Kasaka(Bbaalle). Abataka abo baalonda ekifo eky'ebbali ne balekawo ekiri wakati mu bantu. Abantu bangi balonda ebintu ebibi ne balekawo ebirungi
avatar
sol_drethedon

Posts : 510
Reputation : 34
Join date : 2011-03-24

Back to top Go down

Back to top


 
Permissions in this forum:
You cannot reply to topics in this forum